Alex Matsiko yetegekera mu Nigeria.

Alex Matsiko yetegekera mu Nigeria.

Omuzannyi w’ensambaggere Alex Matsiko yeepikira kuggunda Munigeria Emmanuel Ouji ‘The fearless Dragon Onyemaechi. Bano baakuttunkira ku Serena Hotel nga October 1,2022 wabula Matsiko aweze okufutizza omunigeria ayite ne nnyina. Matsiko mu kiseera kino aliimu Thailand gye yagenze okufuna obukodyo obumala olwo zidde okunywa ng’attunka ne Osuji. Bakuttukira mu buzito bwa ‘’Middle ‘ Kiro 75 mu

Omuzannyi w’ensambaggere Alex Matsiko yeepikira kuggunda Munigeria Emmanuel Ouji ‘The fearless Dragon Onyemaechi.

Bano baakuttunkira ku Serena Hotel nga October 1,2022 wabula Matsiko aweze okufutizza omunigeria ayite ne nnyina.

Matsiko mu kiseera kino aliimu Thailand gye yagenze okufuna obukodyo obumala olwo zidde okunywa ng’attunka ne Osuji.

Bakuttukira mu buzito bwa ‘’Middle ‘ Kiro 75 mu mwaana ya KI mwe bakozesa e bikonde tekke n’amaviivi.

Yategezezza nti waakudda mu Uganda ng’ebbula wiiki 2 olulwana luno okubaawo. Ajja mu lulwana luno nga ku nnwaana 20 ezisembyeyo awanguddeko 16 .

Alina emisipi egy’ejawulo okuli ogw’ensi yonna WKF World Kick Boxing Federation mu buzito bwa ‘’Middle’

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *