Aba Ddigi banonye kikopo e Kenya.

Aba Ddigi banonye kikopo e Kenya.

FIM CAC Motocross Championship. Uganda – 1249 Kenya   –     682 Bannayuganda, baakwabika ebifuba ne Bannakenya leero n’enkya ku Jamhuri Park nga balwanira engule y’amawanga agava mu masekati ga Afrika (FIM CAC). Uganda,bakyampiyoni baayo,be bakulembedde n’obubonero 1249 bwe baakung’aanyiza e Garuga mu April.Ttiimu y’abavuzi 40 be bakikiridde Uganda mu mpaka zino ezikomekkereze bwa ku Ssande.

FIM CAC Motocross Championship.

Uganda – 1249

Kenya   –     682

Bannayuganda, baakwabika ebifuba ne Bannakenya leero n’enkya ku Jamhuri Park nga balwanira engule y’amawanga agava mu masekati ga Afrika (FIM CAC).

Uganda,bakyampiyoni baayo,be bakulembedde n’obubonero 1249 bwe baakung’aanyiza e Garuga mu April.Ttiimu y’abavuzi 40 be bakikiridde Uganda mu mpaka zino ezikomekkereze bwa ku Ssande.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *