Rashford alina okulinnyisa omutindo – Bruce.
EYALIKO omuzannyi wa ManU era omutendesi wa mu ttiimu za Premier ez’enjawulo, Steve Bruce agugumbudde Marcus Rashford olw’omutindo gw’ayolesa ku kisaawe ensangi zino. ManU yakubiddwa Newcastle ggoolo 1-0 ku Lwomukaaga kyokka Bruce agamba nti omu ku bazannyi abakubya ttiimu eno ye Rashford wadde ng’ate y’omu ku basing okusasulwa omusaala. “Alina okwekuba mu kifuba ku mutindo