Ng’abawagizi ba ManU bakyasabirira ttiimu edde ku maapu evuganye ku bikopo oba ku bifo ebikiika mu Champions League, baagala kugisookoolamu mumyuka wa mutendesi. Ajax eya Budaaki eyagala kukansa Mitcell Van der Gaag, omumyuka wa Erik Ten Tag agiyambe okudda engulu. Mu kiseera kino, abaali bakyampiyoni ba Budaaki bakuba za ku magi nga bali mu liigi
Ng’abawagizi ba ManU bakyasabirira ttiimu edde ku maapu evuganye ku bikopo oba ku bifo ebikiika mu Champions League, baagala kugisookoolamu mumyuka wa mutendesi.
Ajax eya Budaaki eyagala kukansa Mitcell Van der Gaag, omumyuka wa Erik Ten Tag agiyambe okudda engulu.
Mu kiseera kino, abaali bakyampiyoni ba Budaaki bakuba za ku magi nga bali mu liigi ya Budaaki.
Ajax erinamu wiini emu, amaliri ga mipiira ebiri ekitadde emikisa gyayo okuwangula ekikopo mu kattu.
Maurice Steijn, mu kiseera kino y’atendeka Ajax kyokka yandigobwa essaawa yonna.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *