Abawuwuttanyiba Liverpool abaggya: Alexis Mac Allister ne Dominik Szoboszlai batuuse bawera okuwangulira ttiimu yaabwe ebikopo n’okugizzaayo mu Champion League. Liverpool yamalira mu kyakutaano sizon ewedde nga eggulo {Lwakubiri} yatandise okwetegekera sizon ejja. Mac Allister baamuggye mu Brighton ku bukadde bwa pawundi 3 ate Szoboszlai yavudde mu Leipzig ku bukadde 60.
Abawuwuttanyiba Liverpool abaggya: Alexis Mac Allister ne Dominik Szoboszlai batuuse bawera okuwangulira ttiimu yaabwe ebikopo n’okugizzaayo mu Champion League.

Liverpool yamalira mu kyakutaano sizon ewedde nga eggulo {Lwakubiri} yatandise okwetegekera sizon ejja.
Mac Allister baamuggye mu Brighton ku bukadde bwa pawundi 3 ate Szoboszlai yavudde mu Leipzig ku bukadde 60.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *