Amada Life FC bebetisse engule ya Chaapa League.

Amada Life FC bebetisse engule ya Chaapa League.

Chaapa League. Ggoolokipa wa Amada Life FC ,Denis Otim ye yabadde omuzira nga tiimu ye ewangula ekikopo kya Chaapa League ekya sizoni eyoomukaaga. Otim abadde mpagiruwaga mu kukuma ttiimu yaabwe okumalako sizoni nga tekubiddwamu.Mu mipiira 22,Amanda yawanguddeko 15 emirala baakoze maliri nga baamazeeko n’obubonero 51. Nga bazannya ogusembayo, Mutakoha eyabadde ku bubonero 49 yabadde eyagala

Chaapa League.

Ggoolokipa wa Amada Life FC ,Denis Otim ye yabadde omuzira nga tiimu ye ewangula ekikopo kya Chaapa League ekya sizoni eyoomukaaga.

Otim abadde mpagiruwaga mu kukuma ttiimu yaabwe okumalako sizoni nga tekubiddwamu.Mu mipiira 22,Amanda yawanguddeko 15 emirala baakoze maliri nga baamazeeko n’obubonero 51.

Nga bazannya ogusembayo, Mutakoha eyabadde ku bubonero 49 yabadde eyagala wiini okugya Amanda ku ntikko n’okugisuuza ekikopo Liigi eno yeetabwaamu abaaliko abayizi ba Mbarara High School.

Edmond Mutations Ssentebe wa Kakiiko akategeka liigi eno yagambye nti okuvuganya kweyongedde mu mpaka zino nga kati batunuulidde kwongeramu mizannyo mirala nga Volleyball,hess ne Table tenis sizoni eddako yaakutandika nga wayise emyezi 2.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *