Ensiike ya Express ne Vipers yabadde ya vvaawompitewo oluvannyuma lwa ttiimu zombi okusibagana enkalu mu kisaawe e Wankulukuku. Ensiike eno yabadde ya bitaba oluvannyuma lwa nnamutikwa w’enkuba eyasiibye ng’afudemba. Baalemaganye (0-0) ekyalemesezza Vipers okulinnya ku ntikko ya ggoolo. Omutendesi wa Vipers, Oliviera yagambye nti amazzi agaayanjadde mu kisaawe, gaabalemesezza okuwangula omupiira.
Ensiike ya Express ne Vipers yabadde ya vvaawompitewo oluvannyuma lwa ttiimu zombi okusibagana enkalu mu kisaawe e Wankulukuku.

Ensiike eno yabadde ya bitaba oluvannyuma lwa nnamutikwa w’enkuba eyasiibye ng’afudemba. Baalemaganye (0-0) ekyalemesezza Vipers okulinnya ku ntikko ya ggoolo.
Omutendesi wa Vipers, Oliviera yagambye nti amazzi agaayanjadde mu kisaawe, gaabalemesezza okuwangula omupiira.

Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *