Arsenal eyodde engule.

Arsenal eyodde engule.

Buli olukya,abazannyi n’omutendesi wa Arsenal bongera okuwa abawagizi baabwe essuubi nti ttiimu yavudde mu zisekererwa n’edda mu mpanguzi nga bawangula ebirabo eby’enjawulo bye bavuganyaako. Ku Mmande ,aba Arsenal beeriisiza nkuuli ku birabo bya London Football Awards ebivuganyizibwako kiraabu z’e Bungereza eziva mu kibuga London okuli;spurs , Chelsea, fulham, brentford n’endala. Ku birabo bino ,kapiteeni wa

Buli olukya,abazannyi n’omutendesi wa Arsenal bongera okuwa abawagizi baabwe essuubi nti ttiimu yavudde mu zisekererwa n’edda mu mpanguzi nga bawangula ebirabo eby’enjawulo bye bavuganyaako.

Ku Mmande ,aba Arsenal beeriisiza nkuuli ku birabo bya London Football Awards ebivuganyizibwako kiraabu z’e Bungereza eziva mu kibuga London okuli;spurs , Chelsea, fulham, brentford n’endala.

Ku birabo bino ,kapiteeni wa Arsenal, Martin Odegaard yalondeddwa ng’omuzannyi wa 2022/23 nga yamezze Harry Kane (spurs), Aleksadar Mitrovic (fulham),Bukayo Saka ne Ivan Toney (brentford).

Saka,yawangudde eky’omuzannyi omuto ow’omwaka,Aaron Ramsdale ekya ggoolokipa ate Mikel Arteta eky’omutendesi.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *