Omutendesi wa Arsenal, Mikel Arteta asuumusizza bamusaayimuto 3 okuva mu akademi. Arteta alwana kubeera n’abazannyi abawera okwewala obukoowu mu ttiimu. Ethan Nwaneeri, Myles Lewis-Skelly ne Reuell Walters be basuumuusiddwa era beegasse ku ttiimu eyeetegekera sizoni ejja.
Omutendesi wa Arsenal, Mikel Arteta asuumusizza bamusaayimuto 3 okuva mu akademi.

Arteta alwana kubeera n’abazannyi abawera okwewala obukoowu mu ttiimu.
Ethan Nwaneeri, Myles Lewis-Skelly ne Reuell Walters be basuumuusiddwa era beegasse ku ttiimu eyeetegekera sizoni ejja.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *