• Articles
    • Views
    ADMINISTRATOR

    userad

Author's Posts

  • Aba Basketball baakujjukira bannaabwe abaafa mu biseera by’omuggalo

    Aba Basketball baakujjukira bannaabwe abaafa mu biseera by’omuggalo0

    OLUVANNYUMA lwa liigi ya Basketball enkulu mu ggwanga okusazibwamu olwa Corona, ttiimu zeekozeemu omulimu ne zitegeka empaka okukuumirako omutindo nga beetegekera sizoni ejja n’okujjuukirirako bazannyi bannaabwe abafiiridde mu muggalo. Okuva nga June 3, 2021 akakiiko akavunaanyizibwa ku mizannyo mu ggwanga aka ‘National Council of Sports (NCS)’ bwe kaalagira ‘FUBA’ okuyimiriza liigi ya Basketball nga yaakazannyibwako

    READ MORE
  • Aba basketball bayigga obukadde 380 nga beetegekera ez’ensi yonna

    Aba basketball bayigga obukadde 380 nga beetegekera ez’ensi yonna0

    EKIBIINA ekiddukanya omuzannyo gwa Basketball mu ggwanga ‘Federation of Uganda Basketball Association (FUBA) kituula bufoofofo okufuna obukadde bwa Uganda 380 okwetaba mu z’okusunsulamu abaneetaba mu z’ensi yonna (2023 FIBA World Cup). ‘Silverbacks’ ttiimu y’eggwanga ey’abasajja y’erina okwetaba mu z’okusunsulamu zino (2021 FIBA World Cup qualifiers) wiiki ejja wakati wa November 26-28, 2021 mu ggwanga lya

    READ MORE
  • Kyambogo warriors eri ttale nga liigi ya Basketball ekomawo

    Kyambogo warriors eri ttale nga liigi ya Basketball ekomawo0

    TTIIMU ya Kyambogo Wariors bakyampiyoni emirundi ebiri bagobeddwa mu liigi ya Basketball eya ‘Super’ ku ssaawa esembayo lwa kulemererwa kutuukiriza bisaanyizo bya kufuna layisensi. Ku Lwakutaano (March 11, 2022) liigi ya Basketball eya babinywera ekomawo n’ensiike bbiri mu kisaawe kya MTN Arena e Lugogo oluvannyuma lw’emyaka ebiri nga yasazibwamu olw’embeera ya Corona ebadde yafung’amya ensi

    READ MORE
  • Abawanguzi ba liigi y’okubaka batikkira nga 26 omwezi guno

    Abawanguzi ba liigi y’okubaka batikkira nga 26 omwezi guno0

    Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okubaka mu ggwanga ekya Uganda Netball Federation kikakasizza nga abawanguzi ba liigi y’omuzannyo gw’okubaka eya National Netball league omwaka guno 2022 aba National Insurance Corporation (NIC) nga bwe bagenda okutikkirwa ng’ennaku z’omwezi 26 omwezi guno ogwa April. Okwawukanako n’emyaka egiwedde, ku mulundi guno baakutikkira abawanguzi mu bika ebyenjawulo mukaaga okuli; Omuzannyi asinze

    READ MORE