Author's Posts

  • Rashford alina okulinnyisa omutindo – Bruce.

    Rashford alina okulinnyisa omutindo – Bruce.0

    EYALIKO omuzannyi wa ManU era omutendesi wa mu ttiimu za Premier ez’enjawulo, Steve Bruce agugumbudde Marcus Rashford olw’omutindo gw’ayolesa ku kisaawe ensangi zino. ManU yakubiddwa Newcastle ggoolo 1-0 ku Lwomukaaga kyokka Bruce agamba nti omu ku bazannyi abakubya ttiimu eno ye Rashford wadde ng’ate y’omu ku basing okusasulwa omusaala. “Alina okwekuba mu kifuba ku mutindo

    READ MORE
  • Omutendesi wa City Oilers yeegasse ku Kepler eya Rwanda.

    Omutendesi wa City Oilers yeegasse ku Kepler eya Rwanda.0

    CITY Oilers bakyampiyoni ba liigi y’eggwanga ey’oku ntikko eya basketball basiibudde abadde omutendesi waabwe emyaka 11 Mandy Juruni eyeegasse ku Kepler eya Rwanda ku ndagaano ya myaka ebiri. Juruni yeegatta ku City Oilers mu mwaka gwa 2012 ng’azannya bw’atendeka ttiimu bwe yali ekyali mu kibinja ekya wansi n’abayamba okwesogga liigi y’oku ntikko. Bwe beesogga liigi

    READ MORE
  • Fortebet showers west nile with invaluable gifts.

    Fortebet showers west nile with invaluable gifts.0

    It was another blissful weekend as Uganda’s top betting company, Fortebet rewarded its customers in Nebbi, Pakwach, Panyimur and Paidha. Over 1000 people ended the weekend with atleast a gift that Fortebet carried for them, which included; phones, European club jerseys, T-shirts, caps, pens and wristbands. “We promised you that we shall come back and

    READ MORE
  • Abakungu b’emmotoka z’empaka bajjaganyizza olw’etteeka eppya.

    Abakungu b’emmotoka z’empaka bajjaganyizza olw’etteeka eppya.0

    ABAKUNGU n’abakiise b’omuzannyo gw’emmotoka z’empaka mu ggwanga bajjaganyizza olw’etteeka ly’ebyemizannyo eppya eryateereddwaako omukono pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugobererwa sizoni ejja. Mu ttabamiruka ow’ennyongereza (extra Ordinary General Assembly) gwe baabaddemu ku wiikendi ku woteeri ya Cooper Chimney e Lugogo, Ssaabawandiisi w’akakiiko ka NCS akatwala emizannyo gyonna mu ggwanga Dr. Bernard Patrick Ogwel yabasunsulidde ensonga 12 Gavumenti

    READ MORE