Ayagala kumalawo butabanguko.

Ayagala kumalawo butabanguko.

Omulabirizi w’e Mukono , Bp. Enos Kitto Kagodo atongozza emisinde gya ‘All Schools Run’ mw’anaayita okusomesa n’okumalawo obutabanguko mu maka. Emisinde gino gyakudukibwanga buli mwaka era ng’ayogerako eri abeetabye mu misinde gino, Bp. Kagodo yagambye nti ayagala gisindike obubaka obuvumirira n’okulwanyisa ebikolwa eby’okutulugunya abaana nga biva mu butabanguko mu maka. Gyetabiddwaamu amasomero ku mitendera egy’enjawulo

Omulabirizi w’e Mukono , Bp. Enos Kitto Kagodo atongozza emisinde gya ‘All Schools Run’ mw’anaayita okusomesa n’okumalawo obutabanguko mu maka. Emisinde gino gyakudukibwanga buli mwaka era ng’ayogerako eri abeetabye mu misinde gino, Bp. Kagodo yagambye nti ayagala gisindike obubaka obuvumirira n’okulwanyisa ebikolwa eby’okutulugunya abaana nga biva mu butabanguko mu maka. Gyetabiddwaamu amasomero ku mitendera egy’enjawulo omuli aga nnasale, pulayimale, siniya n’amatendekero aga waggulu nga gyayindidde ku UCU  e Mukono.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *