Baabano baddiifiri abasinga okufuna ssente mu Premier.

Baabano baddiifiri abasinga okufuna ssente mu Premier.

Baddiifiri be bamu ku bannabyamizannyo abafuna ssente mu mupiira wadde ze bafuuna  ssinnyingi ng’ezaabasambi. Firimbi akoze okunoonyereza n’aleeta baddiifiri 10 abasinga okufuna ssente mu Premier League MARTIN ATKINSON : Ono alina emyaka ,49,nga ye yasinga baddiifiri banne okufuna ssente sizoni ewedde.Yalamula emipiira 413 nga buli mupiira gw’alamula afuna pawundi 1,500(eza Uganda 6,300,000).Emipiira 413 gye yalamula

Baddiifiri be bamu ku bannabyamizannyo abafuna ssente mu mupiira wadde ze bafuuna  ssinnyingi ng’ezaabasambi.

Firimbi akoze okunoonyereza n’aleeta baddiifiri 10 abasinga okufuna ssente mu Premier League

  1. MARTIN ATKINSON : Ono alina emyaka ,49,nga ye yasinga baddiifiri banne okufuna ssente sizoni ewedde.Yalamula emipiira 413 nga buli mupiira gw’alamula afuna pawundi 1,500(eza Uganda 6,300,000).Emipiira 413 gye yalamula yafuna pawundi 200,000(eza Uganda 840,000,000)
  • MICHAEL OLIVER: Ono alina emyaka ,35.Yalamula emipiira 268 sizoni ewedde era yafuna pawundi 200,000(eza Uganda 840,000,000).
  • STUART ATTWELL: Ono alina emyaka ,37.Yalamula emipiira 117 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000 (eza Uganda 294,000,000).
  • MIKE DEAN: Ono alina emyaka ,52.Yalamula emipiira 511 sizoni ewedde era yafuna pawundi 200,000(eza Uganda 840,000,000).
MIKE DEAN:
  • KEVIN FRIEND: Ono alina emyaka ,49.Yalamula emipiira 232 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000(eza Uganda 294,000,000).
  • CHRIS KAVANAGH: Ono alina emyaka ,35.Yalamula emipiira 68 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000(eza Uganda 294,000,000).
  • ANDRE MARRINER: Ono alina emyaka ,49.Yalamula emipiira 335 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000(eza Uganda 294,000,000).
  • JONATHAN MOSES: Ono alina emyaka ,49.Yalamula emipiira 227 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000(eza Uganda 294,000,000).
  • CRAIG PAWSON: Ono alina emyaka ,41.Yalamula emipiira 159 sizoni ewedde era yafuna pawundi 48,000(eza Uganda 201,000,000).
  1. ANTHONY TAYLOR: Ono alina emyaka ,41.Yalamula emipiira 259 sizoni ewedde era yafuna pawundi 70,000(eza Uganda 294,000,000).
ANTHONY TAYLOR.
Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *