• Zambia yegasse mu lwokaano lw’okutegeka AFCON 2025.

    Zambia yegasse mu lwokaano lw’okutegeka AFCON 2025.0

    Zambia yegasse ku mawanga amalala 6 ezaakesowolayo okulaga obwetaavu obwókutegeka empaka za Africa Cup of Nations ezinaabeerawo mu mwaka 2025. Zambia yegasse ku Morocco, Algeria, Senegal, Nigeria, Benin ne South Africa. Empaka zino mu kusooka zaalina kubeera mu Guinea, kyokka ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kyasazaamu Guinea okutegeka empaka zino, olwóbuteetegeka kimala naddala

    READ MORE
  • Zaha anyiinyiitizza enteeseganya ne liigi y’e Turkey.

    Zaha anyiinyiitizza enteeseganya ne liigi y’e Turkey.0

    OMUWUWUTTANYI wa Crystal Palace, Wilfred Zaha anyiinyiitizza enteeseganya ne bannantameggwa ba liigi y’e Turkey, aba Galatasaray oluvannyuma lw’okugaana okuzza obuggya endagaano ye ku Christal Palace. Zaha, 30, enzaalwa z’e Ivory Coast ku Mmande yategeezezza nti avudde mu Palace n’ayolekera kiraabu ya Galatasaray abaalangiridde nti baatuuse ku kukkaanya naye ku ky’okumukansa. Kigambibwa nti endagaano Zaha, gye yagaanye

    READ MORE
  • Yunivasite zizimbidde eggwanga ebitone – Obal.

    Yunivasite zizimbidde eggwanga ebitone – Obal.0

    Ssentebe w’akakiiko akadukanya liigi y’omupiira eya yunivasite (Pepsi University Football League) atenderezza amatendekero gano olw’okukulaakulanya ttalanta ezitadde Uganda ku mwanjo mu nsi y’emizannyo. Obal Atubo yagambye nti emyaka 10 yunivasite gye gimaze nga gizannya liigi y’omupiira,kiraabu za Uganda nnyingi ne ttiimu y’eggwanga (Cranes) zigobolodde kinene kuba bassita bangi be zizadde. Yagasseeko nti liigi eno era

    READ MORE
  • Yunivasite 20 zikakasizza okwetaba mu za ‘FASU Tennis Slam’

    Yunivasite 20 zikakasizza okwetaba mu za ‘FASU Tennis Slam’0

    YUNIVASITE 20 okuva mawanga ag’enjawulo ge gamaze okukakasa okwetaba mu mpaka za Rugby 7s ne Ttena ez’omulundi ogwokubiri okutegekebwa wano mu ggwanga. Abalabi 24Empaka zino ez’emirundi ebiri abakazi n’abasajja eza ‘2nd FASU Tennis Slam ne 2nd Kings of Africa University Rugby 7s ziri ku mutendera gwa nsi yonna nga zaakubeera ku kisaawe kya IMPIS grounds

    READ MORE
  • Yassin Nasser alumbye Kenya 

    Yassin Nasser alumbye Kenya 0

    Ono ye munnayuganda yekka asuubirwa okwetaba mu mpaka eziri mu mutendera gwa Africa (African Rally Championship) ezigenda okubeera mu Ivory Coast, okwetaba mu z’e Kenya, ayagadde kwegezesaamu ng abwe yeetegekera ARC. Sizoni eziyise Nasser abadde avuga mmotoka ekika kya Subaru Impreza GVB, wabula sizoni eno yasabuukuludde kapyata w’emmotoka ekika kya Ford Fiesta R5 MK2. “Emmotoka

    READ MORE
  • Wright avudde mu mbeera n’atabukira Arteta.

    Wright avudde mu mbeera n’atabukira Arteta.0

    EYALI ssita wa  Arsenal ,Lan Wright avudde mu mbeera n” atabukira omutendesi wa ttiimu  eno (Mikel Arteta ) bw” amugambye nti alekere awo okumalira abawagezi  ebiseera ng” aleeta ku kisaawe ekisenga ekitasobola kuzibira. Wright agamba nti Siraba nsonga lwaki Gabrile Magalhaes tatandika mupiira ate nga sizoni ewedde yalaga nti bwe babeera ne William Saliba ttiimu

    READ MORE