Mainoo bamuwadde endagaano ensava.0
MUSAAYIMUTO wa ManU, Kobbie Mainoo agudde mu bintu oluvannyuma lwa bakama be okusalawo bamwongeze omusaala. Kiddiridde omutindo omuzannyi ono gw’ayolesa ensangi zino oguviiriddeko n’okutuusa abamu ku bazannyi basiniya. Ensonda mu ManU zaategeezezza nti omuzannyi ono omusaala gwe gwakutuuka ku mitwalo gya pawundi 2 oba okweyongerako buli wiiki singa anaayongera okulaga omutindo. Omuzannyi ono yayolesezza omutindo
READ MORE