The social network that you can wear
- Enselo
- February 6, 2015
MUSAAYIMUTO wa ManU, Kobbie Mainoo agudde mu bintu oluvannyuma lwa bakama be okusalawo bamwongeze omusaala. Kiddiridde omutindo omuzannyi ono gw’ayolesa ensangi zino oguviiriddeko n’okutuusa abamu ku bazannyi basiniya. Ensonda mu ManU zaategeezezza nti omuzannyi ono omusaala gwe gwakutuuka ku mitwalo gya pawundi 2 oba okweyongerako buli wiiki singa anaayongera okulaga omutindo. Omuzannyi ono yayolesezza omutindo
READ MOREEYALIKO omuzannyi wa ManU era omutendesi wa mu ttiimu za Premier ez’enjawulo, Steve Bruce agugumbudde Marcus Rashford olw’omutindo gw’ayolesa ku kisaawe ensangi zino. ManU yakubiddwa Newcastle ggoolo 1-0 ku Lwomukaaga kyokka Bruce agamba nti omu ku bazannyi abakubya ttiimu eno ye Rashford wadde ng’ate y’omu ku basing okusasulwa omusaala. “Alina okwekuba mu kifuba ku mutindo
READ MOREEkibiina ekiddukanya omupiira munsi yonna ekya FIFA kiragidde club ya El Merriekh egucangira mu liigi ya babinywera e Sudan, okusasula club ya Express mukwano gwabangi ensimbi ezasigalayo ku muzannyi gwe yabaguza Erik Kambale. Mu mwezi gwa August 2022, club ya Express yaguza club ya El Merriekh omuzannyi Erik Kambale ensimbi za doola 45000, bwebakadde 160
READ MOREClub z’omuzannyo gwa Basketball 12 ez’abasajja, zikakasiddwa okwetaba mu mpaka za Basketball Africa League season ey’okuna, ezigenda okubeerawo okuva mu March okutuuka mu May 2024. Club zino ye City Oilers eya Uganda era egenda kukiika mu mpaka zino omulundi ogw’okubiri ogw’omudiringanwa, ng’okukiika mu mpaka zino yasooka kuwangula liigi ya babinywera eya Uganda. Club endala ye
READ MOREBenjamin Mendy, amaze emyaka ebiri ng’avunaanibwa omusango gw’okukaka abakazi omukwano, ayagala Man City emuliyirire pawundi obukadde 10 [eza Uganda obuwumbi 38,000}. Omufalansa ono agamba nti okuva bwe yateekebwako emisango gino mu September wa 2021, Man City temusasula musaala. Mendy 29, yaggyiddwaako emisango gino nga kati ali mu Lorient ey’e Bufalansa era asabye kkooti etawulula ensonga
READ MORELiigi ya babinywera eya Uganda Premier League egenda kuddamu okuzannyibwa n’emipiira 2 mu bisaawe ebyenjawulo oluvanyuma lw’okuwumulamu akumala akaseera, olwa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes ebadde mu mpaka ez’okusunsulamu amawanga aganaakiika mu mpaka za World Cup wa 2026. Omupiira ogusuubirwa okubaako embiranye gugenda kubeera wakati wa Vipers ng’ettunka ne URA mu kisaawe kya St Mary’s
READ MORE