Paul sekulima afuuse omusambi ow’okuna okugulibwa ttiimu ya bul fc etendekebwa omutendesi alex isabirye. Ono yaguliddwa okuva mu mbale heroes esambira mu liigi eya rijono ey’obuvanjuba era nga awereddwa endagaano ya myaka ebiri. Paul sekulima yasambirako ne ku Buganda mu mpaka za fufa drum ezasooka nga Buganda era etendekebwa alex isabirye. Kino kitegeeza nti bul
Paul sekulima afuuse omusambi ow’okuna okugulibwa ttiimu ya bul fc etendekebwa omutendesi alex isabirye. Ono yaguliddwa okuva mu mbale heroes esambira mu liigi eya rijono ey’obuvanjuba era nga awereddwa endagaano ya myaka ebiri.

Paul sekulima yasambirako ne ku Buganda mu mpaka za fufa drum ezasooka nga Buganda era etendekebwa alex isabirye. Kino kitegeeza nti bul fc mu katale kano yakakaansa abasambi bana, nga sekulima yegasse ku Emmanuel kalyowa eyavudde mu kyetume fc, Joshua okiror eyavuddemu proline wamu ne Samuel kayongo sekamatte eyavudde mu arua hill sc. Kalyowa ne okiror tebanayanjulwa ttiimu eno.
Bul fc yakuddamu okusamba nga ekyalira sparks sc mu kirondo e mukono nga 30 omwezi guno.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *