Eyaliko omuwuwuttanyi wa Arsenal, Emmanuel Petit awadde omutendesi wa Arsenal, Mikel Arteta amagezi agende mu Bayern agule bassita baayo Joshua Kimmich ne Leon Goretzka. Abazannyi bano boogerwako nti baagala kukyusa ttiimu bafune okuvuganya okupya era Petit agamba nti Arsenal ebeetaaga. “Sizoni ewedde, twabulako katono okuwangula Premier naye singa tufuna abazannyi abalungi ne tubongera ku baliwo,
READ MOREFayinolo ya Rugby wakati wa Uganda ne Kenya mu Victoria Cup’yafaananidde ddala eya World Cup, South Africa mwe yawangudde New Zealand ng’egisinzeeko akagoba kamu. Munsiike eyatadde abawagizi ku bunkenke ku kisaawe kya Kings Park e Bweyogerere ku Ssande, Rugby Cranes, ttiimu y’eggwanga eya rugby yakubye Kenya {21-20} n’esitukira mu kikopo kya Victoria Cup. Mu ya
READ MOREAbasituzi b’obuzito bamusaayimuto beesunga za nsi yonna ezinaabeera e Mexico omwezi ogujja. Kiddiridde bano okuwangula emidaali gya zaabu mu mpaka za Afrika Youth and Junior Championships e Misiri gye buvuddeko. Shabra Mutesi ne Dan Tumukunde abayizi ku Kakungulu Memorial SS be baakiikiridde Uganda mu mpaka zino ezaamaze ennaku ttaano e Misiri. Mutesi owa S6 yawangudde
READ MOREAutocross Championship Jonas Kansiime – 54 Kevin Bebeto – 39 John Paul Kyebambe – 37 Joshua Muwanguzi – 37 Andy Musoke – 26 ABAVUZI b’emmotoka z’empaka 31 beeyiye ku kisaawe kya Mwesigwa Resort mu kibuga Mbarara okulwanira obubonero obubateeka mu bifo ebisava mu mpaka za bakyakayiga ezimanyiddwa nga ‘Autocross Championship’ Okwawukanako n’empaka za Autocross ezizze
READ MOREEkibiina ekiddukanya omupiira ogw’ebigere mu Uganda ekya FUFA kironze munnansi wa Belgium Paul Put myaka 67, ng’omutendesi omuggya owa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes. Omukolo gw’okwanjulira bannayuganda omutendesi ono gubadde ku kitebe kya FUFA e Mengo mu Kampala, gukoleddwa president wa FUFA, Ssalongo Eng Moses Magogo. Omutendesi omuggya Paul Put atadde omukono ku ndagaano ya
READ MOREEbivumo n’o n’okulangira by’afunye okuva ku Ssande nga Man City ebawuttudde {3-0} ku Old Trafford, Omutendesi wa ManU, Erik Ten Hag alina okubissa ku bbaIi agikomyewo leero ku ‘Quarter’ ya Carabao Cup. Bakyaza Newcastle mu nsiike efaananira ddala eya sizoni ewedde. Ten Hag asattira kuba abaaliko bassita ba ManU bamulumiriza nti akonya ttiimu yaabwe. Roy
READ MORE