OMUTEEBI wa Inter Miami CF, Lionel Messi aawangudde engule y’Omusambi w’omupiira asinga mu nsi yonna eya Ballon d’Or ey’omulundi ogw’omunaana. Messi 36, awangudde omuteebi wa Manchester City – Erling Haaland bwe babadde bavuganya, kyokka enkizo y’okuwangulira Argentina ekikopo ky’ensi yonna ekya World Cup omwaka oguwedde n’emuwanguza. Ono afuusi omuzannyi azannyira mu liigi y’e America asoose okuwangula engule eno newankubadde ebyasinze okumuwanguza sig ye yabikolera. Haaland, eyateebera Man City ggoolo 52 bwe
READ MOREPepsi University Football League Eggulo Kumi 2-2 Busitema Leero Lwakubiri MUBS – Victoria University, Nakawa MAKERERE University Business School (MUBS) ekomyewo mu nsiike okulwanirira likodi y’obutakubwamu sizoni eno n’okwenywereza ku ntikko y’ekibinja B ky’ekulembedde n’obubonero 9 mu mipiira esatu gye yaakazannya. Leero Lwakubiri ku kisaawe e Nakawa bakyazizza Victoria University etakyalina kigendererwa sizoni eno ng’ekoobedde
READ MOREAbawagizi n’abazannyi b’Essaza lya Bulemeezi baasuze ku ntujjo nga batambuza ekikopo kya masaza ga Buganda kye baawangudde omulundi ogwokusatu mu byafaayo. Ggoolo ya Johnson Ssennyonga ye yawadde batabani ba Kkangaawo obuwanguzi gye yateebye mu ddakiika 76 okumegga Gomba eyazze yeesomye olw’ebyafaayo ng’eyagala kikopo kya mukaaga. Yabadde wiikendi ya ssanyu eri Obuganda ku kisaawe e Wankulukuku,
READ MOREOMUTENDESI wa KCCA FC ow’ekiseera, Jackson Magera atandika leero emirimu mu butongole wakati mu bawagizi okulindirira ekipya ky’aleeta.Battunka ne NEC mu liigi y’eggwanga nga guno Magera gw’atandikirako eddimuly’okuzza ttiimu eno engulu. Ku Mmande, KCCA yafuumudde omutendesi waayoOmuportugal Sergio Traguil olw’omutindo omubi n’emusikiza Magera. Traguilyagenze okugobwa nga KCCA terina wiini mu mipiira 4 egyagguddewoliigi.Mu nsiike eno egenda
READ MOREAkakiiko ka government akavunanyizibwa ku by’emizannyo mu Uganda aka National Council of Sports, mu butongole karangiridde nti kasazzizaamu enkolagana yaako n’ekibiina ekiddukanya omupiira gw’okubaka ekya Uganda Netball Federation. Mu bbaluwa etekeddwako omukono gwa ssentebe wa National Council of Sports, Ambrose Tashobya, ekakasizza okusazibwamu kwa certificate ey’omupiira ogw’okubaka, era nti government tegenda kuddamu kuwaayo buwagizi bwonna
READ MOREForteBet punters from Ssanje, Kalisizo, Kyotera, Mutukula and Kasensero were treated to an exciting weekend after unexpectedly getting lots of gifts from Fortebet. All the punters that were found at the branches in the above mentioned areas at least received a gift from Fortebet. These gifts included phones, wrist bands, pens, caps, T-shirts and team jerseys for
READ MORE