• Petit awadde Arteta amagezi.

    Petit awadde Arteta amagezi.0

    Eyaliko omuwuwuttanyi wa Arsenal, Emmanuel Petit awadde omutendesi wa Arsenal, Mikel Arteta amagezi agende mu Bayern agule bassita baayo Joshua Kimmich ne Leon Goretzka. Abazannyi bano boogerwako nti baagala kukyusa ttiimu bafune okuvuganya okupya era Petit agamba nti Arsenal ebeetaaga. “Sizoni ewedde, twabulako katono okuwangula Premier naye singa tufuna abazannyi abalungi ne tubongera ku baliwo,

    READ MORE
  • Fayinolo ya Rugby wakati wa Uganda ne Kenya yafaananidde ddala eya World Cup.

    Fayinolo ya Rugby wakati wa Uganda ne Kenya yafaananidde ddala eya World Cup.0

    Fayinolo ya Rugby wakati wa Uganda ne Kenya mu Victoria Cup’yafaananidde ddala eya World Cup, South Africa mwe yawangudde New Zealand ng’egisinzeeko akagoba kamu. Munsiike eyatadde abawagizi ku bunkenke  ku kisaawe kya Kings Park e Bweyogerere  ku Ssande, Rugby Cranes, ttiimu y’eggwanga eya rugby yakubye Kenya {21-20} n’esitukira mu kikopo kya Victoria Cup. Mu ya

    READ MORE
  • Abasituzi b’obuzito bamusaayimuto beesunga za nsi yonna.

    Abasituzi b’obuzito bamusaayimuto beesunga za nsi yonna.0

    Abasituzi b’obuzito bamusaayimuto beesunga za nsi yonna ezinaabeera e Mexico omwezi ogujja. Kiddiridde bano okuwangula emidaali gya zaabu mu mpaka za Afrika Youth and Junior Championships e Misiri gye buvuddeko. Shabra Mutesi ne Dan Tumukunde abayizi ku Kakungulu Memorial SS be baakiikiridde Uganda mu mpaka zino ezaamaze ennaku ttaano e Misiri. Mutesi owa S6 yawangudde

    READ MORE
  • Ab’emmotoka z’empaka beeriisa nfuufu e Mbarara.

    Ab’emmotoka z’empaka beeriisa nfuufu e Mbarara.0

    Autocross Championship Jonas Kansiime – 54 Kevin Bebeto – 39 John Paul Kyebambe – 37 Joshua Muwanguzi – 37 Andy Musoke – 26 ABAVUZI b’emmotoka z’empaka 31 beeyiye ku kisaawe kya Mwesigwa Resort mu kibuga Mbarara okulwanira obubonero obubateeka mu bifo ebisava mu mpaka za bakyakayiga ezimanyiddwa nga ‘Autocross Championship’ Okwawukanako n’empaka za Autocross ezizze

    READ MORE
  • Ten Hag asattira kuba abaaliko bassita ba ManU.

    Ten Hag asattira kuba abaaliko bassita ba ManU.0

    Ebivumo n’o n’okulangira by’afunye okuva ku Ssande nga Man City ebawuttudde {3-0} ku Old Trafford, Omutendesi wa ManU, Erik Ten Hag alina okubissa ku bbaIi agikomyewo leero ku  ‘Quarter’ ya Carabao Cup. Bakyaza Newcastle mu nsiike efaananira ddala eya sizoni ewedde. Ten Hag asattira kuba abaaliko bassita ba ManU bamulumiriza nti akonya ttiimu yaabwe. Roy

    READ MORE
  • Messi awangudde engule y’Omusambi w’omupiira asinga mu nsi yonna.

    Messi awangudde engule y’Omusambi w’omupiira asinga mu nsi yonna.0

    OMUTEEBI wa Inter Miami CF, Lionel Messi aawangudde engule y’Omusambi w’omupiira asinga mu nsi yonna eya Ballon d’Or ey’omulundi ogw’omunaana. Messi 36, awangudde omuteebi wa Manchester City – Erling Haaland bwe babadde bavuganya, kyokka enkizo y’okuwangulira Argentina ekikopo ky’ensi yonna ekya World Cup omwaka oguwedde n’emuwanguza. Ono afuusi omuzannyi azannyira mu liigi y’e America asoose okuwangula engule eno newankubadde ebyasinze okumuwanguza sig ye yabikolera. Haaland, eyateebera Man City ggoolo 52 bwe

    READ MORE