One of america's oldest malls is closing
- Tenna
- February 25, 2015
Pepsi University Football League Eggulo Kumi 2-2 Busitema Leero Lwakubiri MUBS – Victoria University, Nakawa MAKERERE University Business School (MUBS) ekomyewo mu nsiike okulwanirira likodi y’obutakubwamu sizoni eno n’okwenywereza ku ntikko y’ekibinja B ky’ekulembedde n’obubonero 9 mu mipiira esatu gye yaakazannya. Leero Lwakubiri ku kisaawe e Nakawa bakyazizza Victoria University etakyalina kigendererwa sizoni eno ng’ekoobedde
READ MOREAbawagizi n’abazannyi b’Essaza lya Bulemeezi baasuze ku ntujjo nga batambuza ekikopo kya masaza ga Buganda kye baawangudde omulundi ogwokusatu mu byafaayo. Ggoolo ya Johnson Ssennyonga ye yawadde batabani ba Kkangaawo obuwanguzi gye yateebye mu ddakiika 76 okumegga Gomba eyazze yeesomye olw’ebyafaayo ng’eyagala kikopo kya mukaaga. Yabadde wiikendi ya ssanyu eri Obuganda ku kisaawe e Wankulukuku,
READ MOREOMUTENDESI wa KCCA FC ow’ekiseera, Jackson Magera atandika leero emirimu mu butongole wakati mu bawagizi okulindirira ekipya ky’aleeta.Battunka ne NEC mu liigi y’eggwanga nga guno Magera gw’atandikirako eddimuly’okuzza ttiimu eno engulu. Ku Mmande, KCCA yafuumudde omutendesi waayoOmuportugal Sergio Traguil olw’omutindo omubi n’emusikiza Magera. Traguilyagenze okugobwa nga KCCA terina wiini mu mipiira 4 egyagguddewoliigi.Mu nsiike eno egenda
READ MOREAkakiiko ka government akavunanyizibwa ku by’emizannyo mu Uganda aka National Council of Sports, mu butongole karangiridde nti kasazzizaamu enkolagana yaako n’ekibiina ekiddukanya omupiira gw’okubaka ekya Uganda Netball Federation. Mu bbaluwa etekeddwako omukono gwa ssentebe wa National Council of Sports, Ambrose Tashobya, ekakasizza okusazibwamu kwa certificate ey’omupiira ogw’okubaka, era nti government tegenda kuddamu kuwaayo buwagizi bwonna
READ MOREForteBet punters from Ssanje, Kalisizo, Kyotera, Mutukula and Kasensero were treated to an exciting weekend after unexpectedly getting lots of gifts from Fortebet. All the punters that were found at the branches in the above mentioned areas at least received a gift from Fortebet. These gifts included phones, wrist bands, pens, caps, T-shirts and team jerseys for
READ MORENg’alwana okusitula omutindo gwa ManU, omutendesi Erik Ten Hag asobeddwa olwa kapiteeni we, Bruno Fernandes okussa ekifaananyi kye ne David De Gea ku mukutu gwe ogwa instagram. Fernandes teyayogedde nsonga wabula abatunuulizi baakitapuse nga eyagenderedde okunnyikiza nti Ten Hag yakola nsobi okugoba ggoolokipa De Gea. Abawagizi ba ManU nabo sibasanyufu olwa De Gea, eyali amaze
READ MORE