• Bannayuganda batabukidde bannakenya mu za ARC Equator.

    Bannayuganda batabukidde bannakenya mu za ARC Equator.0

    Ab’emmotoka z’empaka 20 baswakidde okusuuza munnakenya Karan Patel eza ARC Equator rally ze yawangula sizoni ewedde (2022) bwe yeefuga siteegi ttaano ku 8 ezaavugibwa n’aleka banne nga bamunyeenyeza mutwe ng’embuzi etenda enkuba. Patel yavugira essaawa (2:26:55.4) okutolontoka olugendo lwa kkiromita (433.43) n’addirirwa musaayimuto Jeremy Wahome (2:29:56.0) n’abalala. Eggulo mmotoka zonna zaakebereddwa n’okwetaba mu kanyomero ka

    READ MORE
  • Nsangi Olds ne Mutundwe Diplomate beesozze fayinolo za liigi.

    Nsangi Olds ne Mutundwe Diplomate beesozze fayinolo za liigi.0

    Mu mupiira gya Semi finals ezaasambiddwa e Nsangi ku Kisaawe kya Hanna International, bannyinimu aba Nsangi bakubye Makerere Morning Show (1-0). Makerere y’ebadde erina ekikopo kino kye yawangula omwaka oguwedde. Nsangi yakubye Makerere wakati mu nduulu okuva mu bawagizi ba Nsangi abaabadde beebulungudde ekisaawe nga bakuba Nsangi olube. Ate yo ttiimu ya Mutundwe Diplomate, omusambira

    READ MORE
  • Mutalaga Chrismas Cup; Kibalaza FC ewandudde Hared Bodaboda Stage FC.0

    Ttiimu ya Kibalaza FC ewandudde Hared Bodaboda Stage FC mu mpaka aba Hared ze baludde nga beesunga nti ku mulundi guno ekikopo ebadde egenda nakyo mu mpaaka ezibadde eza vvaawompitewo ezaayindidde ku kisaawe ky’e Lweza. Empaka zino eziwomeddwaamu omutwe omugagga w’ekyalo Lweza, Mutalaga era nga zaatuumibwa Mutalaga Chrismas Cup. Zaatandika mu mwezi gwa September nga

    READ MORE