Omu ku basita ba ManU eyawangula ebikopo 3 mu sizoni ya 1998-99,Andy Cole alumbye akakiiko kayo ak’ebyekikugu nti kava dda ku mulamwa. Ebanga ddene nnyo nga ttiimu yaffe ekansa abateebi abakuliridde .Abazannyi abayisizza mu myaka 30 kizibu okumalako ne sipiidi ya Premier, Andy Cole,enzaalwa ya Bugereza bwe yategeezezza .Yagambye nti Cristiano Ronaldo ,Zlatan Ibrahimovic,Odion Igahalo
Omu ku basita ba ManU eyawangula ebikopo 3 mu sizoni ya 1998-99,Andy Cole alumbye akakiiko kayo ak’ebyekikugu nti kava dda ku mulamwa. Ebanga ddene nnyo nga ttiimu yaffe ekansa abateebi abakuliridde .Abazannyi abayisizza mu myaka 30 kizibu okumalako ne sipiidi ya Premier, Andy Cole,enzaalwa ya Bugereza bwe yategeezezza .Yagambye nti Cristiano Ronaldo ,Zlatan Ibrahimovic,Odion Igahalo ,Edison Cavani ne Wout Weghorst ,Man U tebafunyeemu kimala.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *