Goolo Kkipa wa Man U omungereza Dean Herderson yeegasse ku Nottingham Forest ku bbanja okumala sizoni nnamba nga Forest yey’ok usasulanga omusaala gwe gwa mitwalo gya pawundi 110,000 ogwa buli wiiki. Forest teweeredwa kawaayiro akagula Henderson 25 era tajakukkirizibwa kuzanya nga ttiimu wa’alaze ezannya ne Man U mu Premier League. Kinajjukirwa nti n’omuwuwuttanyi wa Man
Goolo Kkipa wa Man U omungereza Dean Herderson yeegasse ku Nottingham Forest ku bbanja okumala sizoni nnamba nga Forest yey’ok usasulanga omusaala gwe gwa mitwalo gya pawundi 110,000 ogwa buli wiiki.
Forest teweeredwa kawaayiro akagula Henderson 25 era tajakukkirizibwa kuzanya nga ttiimu wa’alaze ezannya ne Man U mu Premier League. Kinajjukirwa nti n’omuwuwuttanyi wa Man U, James Garner sizoni ewedde yonna agimaze mu kiraabu eno nagiyambako n’okujja mu Premier.
Man U erangiride mu butongole nti Henderson agenze, ng’ono yazannya emipiira essatu gyoka sizoni ewedde ng’ali wansi wa Ole Gunnar Solskjaer ne Ralf Rangnick.
Ndi musanyufu okwegatta ku Nottingham Forest ku bbanja era nneesunga nnyo okubazannyira Henderson bw’awandiise kumukutu gwe ogwa Twitter.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *