ERIISO LYA DDIIFIRI.

ERIISO LYA DDIIFIRI.

TTIIMU Y’OMUPIIRA ERINA KUFUNA KAADI EMYUFU MEKKA EZISEEMBAYO? Kaadi emyufu ezirina okusembayo ku ttiimu emu ziri nnya. Zino zitegeeza nti abasambi basigala musanvu ku ttiimu eyo era nga awo omupiira gubeera gusobola okugenda maaso. Naye singa kaadi ey’okutaano egabibwa, omupiira gulina kukoma awo kubanga amateeka agafuga omupiira tegakiriza basambi bakka wansi wa musanvu okusamba omupiira.

TTIIMU Y’OMUPIIRA ERINA KUFUNA KAADI EMYUFU MEKKA EZISEEMBAYO?

Kaadi emyufu ezirina okusembayo ku ttiimu emu ziri nnya. Zino zitegeeza nti abasambi basigala musanvu ku ttiimu eyo era nga awo omupiira gubeera gusobola okugenda maaso. Naye singa kaadi ey’okutaano egabibwa, omupiira gulina kukoma awo kubanga amateeka agafuga omupiira tegakiriza basambi bakka wansi wa musanvu okusamba omupiira. Kino kitegeeza nti kaadi emyufu enyingi ezirina okugabibwa mu kisaawe zibeera munaana, nga singa tuba tubaze nya ku buli ludda.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *