Everton eyolekedde ekibonerezo ekirala.

Everton eyolekedde ekibonerezo ekirala.

Nga baakamala okusalwako obubonero  10, Everton eyolekedde ekibonerezo ekirala, akakiiko akatwala Premier bwe kabasingisazza emisango emirala egy’okumenya amateeka agafuga esaasaanya ya ssente mu kugula abazannyi.Emisango gino, Everton gyegisinze ne Nottingham nga kigambibwa nti baagizza mu sizoni ya 2022/23. Mu mateeka agafuga ensaasaanya mu Premier, kiraabu erina okufiirwa ekinene ennyo obukadde bwa pawundi 195 mu sizoni

Nga baakamala okusalwako obubonero  10, Everton eyolekedde ekibonerezo ekirala, akakiiko akatwala Premier bwe kabasingisazza emisango emirala egy’okumenya amateeka agafuga esaasaanya ya ssente mu kugula abazannyi.Emisango gino, Everton gyegisinze ne Nottingham nga kigambibwa nti baagizza mu sizoni ya 2022/23. Mu mateeka agafuga ensaasaanya mu Premier, kiraabu erina okufiirwa ekinene ennyo obukadde bwa pawundi 195 mu sizoni 3 oba obukadde 35 mu sizoni kyokka bano baazisussa. Singa zinaasingibwa emisango gino, zaakutanga zisalweko n’obubonero. Mu May wa 2022, Nottingham  yasaasaanya obukadde bwa pawundi 250 mu kugula abazannyi abapya oluvannyuma lw’okwegatta ku Premier.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *