Express FC erumbye Arua Hill.

Express FC erumbye Arua Hill.

Express FC, kati etendekebwa Alex Isabirye, erumbye Arua Hill ng’enoonya wiini yaakusatu ey’omuddirijjanwa wansi wa Isabirye. Yakuba NEC [5-2} ne kyampiyoni Vipers {2-0} ng’eno Isabirye gye yatuusa ku bwassaalongo’ sizoni ewedde. Arua Hill etubidde mu bizibu: y’ekoobedde mu liigi era ng’ogusembyeyo yatimpuddwa kitara {7-1} mu nsiike gye  yatandisizza abazaannyi 8. E Kakindu, Gadaffi  ekyazizza BUL,

Express FC, kati etendekebwa Alex Isabirye, erumbye Arua Hill ng’enoonya wiini yaakusatu ey’omuddirijjanwa wansi wa Isabirye.

Yakuba NEC [5-2} ne kyampiyoni Vipers {2-0} ng’eno Isabirye gye yatuusa ku bwassaalongo’ sizoni ewedde.

Arua Hill etubidde mu bizibu: y’ekoobedde mu liigi era ng’ogusembyeyo yatimpuddwa kitara {7-1} mu nsiike gye  yatandisizza abazaannyi 8.

E Kakindu, Gadaffi  ekyazizza BUL, ekulembedde ekibinja.

Zombi z’e Jinja mu Busoga.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *