Eyaliko omusambi wa Chelsea, christian atsu, akyabulidde ddala mu turkey

Eyaliko omusambi wa Chelsea, christian atsu, akyabulidde ddala mu turkey

Omusambi Christian atsu omuwuwuuttanyi okuva mu ggwanga lya Ghana, eyasambirako ku Chelsea,Newcastle united ne fc porto nakati tannalabikako okusinzira ku kitunzi we era nga kati ziwezze ennakukkumi bukyanga musisi owamanyi ayita mu ggwanga erya turkey, era nga kino kireseewo obweralikirivunti omusambi ono yandiba nga yafiira mu njego eno.Christian atsu akadde kano asambira kirabbu ya hatayspor

Omusambi Christian atsu omuwuwuuttanyi okuva mu ggwanga lya Ghana, eyasambirako ku Chelsea,
Newcastle united ne fc porto nakati tannalabikako okusinzira ku kitunzi we era nga kati ziwezze ennaku
kkumi bukyanga musisi owamanyi ayita mu ggwanga erya turkey, era nga kino kireseewo obweralikirivu
nti omusambi ono yandiba nga yafiira mu njego eno.
Christian atsu akadde kano asambira kirabbu ya hatayspor eya turkey era nga kitunzi we nana sechere
yategezeza nga ono bwatanalabikako wadde.
Musisi owamanyi yayita ku nsalosalo za turkey ne Syria era nga yakatwala abantu abasoba mu mitwalo
esatu n’ekitundu (35,000, ate nga abantu nkumu n’ankumi bafuna obuvune n’abalala n’ebafiira ebintu
byabwe okuli na mayumba.
Kitunzi nana yayongedde okutegeeza nti ebbanga lino lyonna ali mu kifo awagwa enjego eno mu kibuga

hatay era nga yatuuseko ne ku kisenge atsu mwabadde asula, wabula yasanzeyo ngato zokka. Ono
yayongedde okubuuliriza oba nga ddala waliwo obubonero obwokuziilawo omulamu, wabula abakugu
n’ebategeeza nti bakyasuubirawo abantu abalamu abakyataasibwa. Bino byonna nana abikola ali ne
famile ya atsu era nga obwelarikirivu bw’amannyi.
Christian atsu 31, yamala emyaka ejisoba mu etaano nga asambira kirabbu z’ebungereza okwali Chelsea,
Newcastle united, everton, Bournemouth, ate nga ne ku ggwanga lye erya Ghana asambyeko emipiira
ejiweera 65.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *