Bannyinimu abategesi aba Qatar bebagguddewo omupiira gw’ekikopo ky’ensi yonna n’eggwanga lya Equador. Omupiira guno guyindira mu kisaawe kya Al-Bayt stadium Al khor ekisangibwa mu bukiika kkono bw’ekibuga Doha. Ekisaawe kino kituuza abantu emitwalo mukaaga (60,000). Wasooseewo okuyisa ebivvulu ebisusizza essaawa ennamba omubadde n’abayimbi.
Bannyinimu abategesi aba Qatar bebagguddewo omupiira gw’ekikopo ky’ensi yonna n’eggwanga lya Equador.
Omupiira guno guyindira mu kisaawe kya Al-Bayt stadium Al khor ekisangibwa mu bukiika kkono bw’ekibuga Doha.
Ekisaawe kino kituuza abantu emitwalo mukaaga (60,000).
Wasooseewo okuyisa ebivvulu ebisusizza essaawa ennamba omubadde n’abayimbi.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *