FIFA world cup 2022 : Morocco yeeyongedde amannyi.

FIFA world cup 2022 : Morocco yeeyongedde amannyi.

Mu mpaka z’omupiira ogw’ebigere eza FIFA World Cup eziyindira e Qatar, Morocco ewadde semazinga wa Africa essanyu bwakubye Belgium goolo 2-0. Kakaano Morocco ewezezza obubonero 4 okuva mu mipiira 2. Omupiira ogwasooka yakola amaliri ga 0-0 ne Croatia. Morocco omupiira gwayo ogusembayo egenda kuzannya ne Canada nga yetaaga maliri gokka okugenda ku mutendera oguddako. Morocco

Mu mpaka z’omupiira ogw’ebigere eza FIFA World Cup eziyindira e Qatar, Morocco ewadde semazinga wa Africa essanyu bwakubye Belgium goolo 2-0.

Kakaano Morocco ewezezza obubonero 4 okuva mu mipiira 2.

Omupiira ogwasooka yakola amaliri ga 0-0 ne Croatia.

Morocco omupiira gwayo ogusembayo egenda kuzannya ne Canada nga yetaaga maliri gokka okugenda ku mutendera oguddako.

Morocco ye ttiimu ya Africa ey’okubiri okufuna obuwanguzi mu mpaka zino, nga Senegal yeyasoose nga ekuba abategesi aba Qatar goolo 3-1

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *