Ggala yasabwe abakulembeze okutumbula ebyemizannyo.

Ggala yasabwe abakulembeze okutumbula ebyemizannyo.

Ggala ategeezezza nti ebyemizannyo ssinga biteekebwako amaanyi, bye bimu ku bisobola okukyusa obulamu bw’ababavubuka mu ggwanga bw’atyo Bino bibasabiddwa eyavuganyaako ku bwammemba bwa palamenti mu Busiro East, Charles Wilson Ggala bwe yabadde aggulawo empaka z’omupiira ze yategese eza ‘’Ggala Easter Cup’’.nga zino zeetabidwaamu ttiimu ez’enjawulo. Ggala ategeezezza nti ebyemizannyo ssinga biteekebwako amaanyi, bye bimu ku

Ggala ategeezezza nti ebyemizannyo ssinga biteekebwako amaanyi, bye bimu ku bisobola okukyusa obulamu bw’ababavubuka mu ggwanga bw’atyo

Bino bibasabiddwa eyavuganyaako ku bwammemba bwa palamenti mu Busiro East, Charles Wilson Ggala bwe yabadde aggulawo empaka z’omupiira ze yategese eza ‘’Ggala Easter Cup’’.nga zino zeetabidwaamu ttiimu ez’enjawulo.

Ggala ategeezezza nti ebyemizannyo ssinga biteekebwako amaanyi, bye bimu ku bisobola okukyusa obulamu bw’ababavubuka mu ggwanga bw’atyo n’asaba abakulembeze n’abaagala ebyemizannyo okutwala ensonga eno nga nkulu ddala.

Ttiimu ezaagguddewo empaka zino ye Sumba FC ne Water FC era nga gye byaggweeredde nga Sumba ewuttudde Water ggoolo 3 ku 1.

Omupiitra guno gwayindidde ku kisaawe kya Kasenge era ttiimu eziwerako omuli Wakimese FC, Nabbingo united, Buddo select, Kinaawa FC, Masanda FC, Nsangi FC, ze zimu ku zeetabye mu mpaka zino. Omuwanguzi atwala ekikopo, ente, n’akakadde kamu.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *