Moses Golola asitukidde mu buwanguzi bw’olumeggana olwabadewo ekiro ekyakeseza olw’okubiri oluvannyuma lwa badifiri basatu ku batano abasazze empaka zino okusalawo ndi yakubye Hamza Keya eyekazaako elya General Fungu. Banno bayambalaganye mu lulwana olw’okwemala eggayangano olwabadde ku kizimbe kya Akamwesi e Kyebando. Golola era yategezeza abawagizi be nti omuzannyo gwa kickboxing atandise oguwubira akatambala era nga
Moses Golola asitukidde mu buwanguzi bw’olumeggana olwabadewo ekiro ekyakeseza olw’okubiri oluvannyuma lwa badifiri basatu ku batano abasazze empaka zino okusalawo ndi yakubye Hamza Keya eyekazaako elya General Fungu.
Banno bayambalaganye mu lulwana olw’okwemala eggayangano olwabadde ku kizimbe kya Akamwesi e Kyebando.
Golola era yategezeza abawagizi be nti omuzannyo gwa kickboxing atandise oguwubira akatambala era nga kye kiseera Hamza Keya nebalala batandike okwetegekera okumuddira mu bigere.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *