Oluvannyuma lw’okuva emabega ne bawangula West Ham ggoolo 3-1 mu Premier ku lwomukaaga, omutendesi wa Man City, Pep Guardiola atenderezza omutindo gwa ttiimu ye. Man City yawangudde omupiira gwa Premier ogwokutano ogw’omuddiring’anwa sizoni eno nga ye ttiimu yokka etennasuulayo kabonero. Ttiimu yange ngyenyumirizaamu kba abazannyi bye mbagamba okukola ku kisaawe, bye bakola. Singa tugendera awo,
Oluvannyuma lw’okuva emabega ne bawangula West Ham ggoolo 3-1 mu Premier ku lwomukaaga, omutendesi wa Man City, Pep Guardiola atenderezza omutindo gwa ttiimu ye.
Man City yawangudde omupiira gwa Premier ogwokutano ogw’omuddiring’anwa sizoni eno nga ye ttiimu yokka etennasuulayo kabonero.
Ttiimu yange ngyenyumirizaamu kba abazannyi bye mbagamba okukola ku kisaawe, bye bakola.
Singa tugendera awo, tujja kvuganya n’amaanyi sizoni eno,’’ Guardiola eyaakava mu kumulongoosa omugongo bwe yagambye.
Omutendesi ono asubiddwa emipiira gya Premier ogwokutaano ogw’omuddiring’anwa sizoni eno nga ye ttiimu yokka etennasuulayo kabonero.
Ttiimu yange ngyenyumirizaamu kuba abazannyi bye mbagamba okukola ku kisaawe bye bakola.
Singa tugendera awo, tujja kuvuganya n’amaanyi sizoni eno,’’ Guardiola eyaakava mu kumulongoose omugongo bwe yagambye.
Omutendesi ono asubiddwa emipiira gya Premier ebiri oluvannyuma lw’okulongoosebwa omugongo era obuvunaanyizibwa bwa ttiimu yabulekera omumyuka we Juanma Lillo eyabadde mu mitambo gya ttiimu ku gwa Fulham ne Sheffield United.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *