Hippos enywedde

Hippos enywedde

Hippos 2-0 Bright StarsHippos 2-1 KCCAHippos 1-0 Jinja NorthHippos 1-0 BULHippos 3-1 Busoga UnitedHippos 2-0 BULHippos 2-1 Gadaffi HIPPOS, ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 eyongedde okuwa omutendesi Jackson Mayanja ‘Mia Mia’ essuubi ly’okukola obulungi mu AFCON e Misiribw’ewangudde omupiira ogwomusanvu oguddirihhana.Yakubye Soltilo Bright Stars (2-0) okwongereza ku KCCA FC (2-1) gye yawanguddeku Mmande. Emipiira gyombi

Hippos 2-0 Bright Stars
Hippos 2-1 KCCA
Hippos 1-0 Jinja North
Hippos 1-0 BUL
Hippos 3-1 Busoga United
Hippos 2-0 BUL
Hippos 2-1 Gadaffi

HIPPOS, ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 eyongedde okuwa omutendesi

Jackson Mayanja ‘Mia Mia’ essuubi ly’okukola obulungi mu AFCON e Misiri
bw’ewangudde omupiira ogwomusanvu oguddirihhana.
Yakubye Soltilo Bright Stars (2-0) okwongereza ku KCCA FC (2-1) gye yawangudde
ku Mmande. Emipiira gyombi egy’okwegezaamu gyabadde Lugogo nga gino gyaddiridde etaano gye yawangulira ku kisaawe kya FUFA Technical Centre e Njeru. Ggoolo za Hippos zaateebeddwa John Paul Dembe ne Umar Lutalo, Mayanja n’agamba nti omutindo
gw’abazannyi bonna b’lina mu nkambi musuffu era nti atakula mutwe okufunako 23
b’anaatwala e Misiri.

Uganda eri mu kibinja B ekirimu Congo Brazzaville, Central African Republic ne South Sudan

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *