Emile Hojbjerg, Rodrigo Bentencur ne James Maddison Spurs gwe yakansizza okuva mu Leicester ku bukadde bwa pawundi 40 emikisa mingi baakutandika mu makkati gaayo. Maddison yandiba nga yalemereddwa okutaasa Leicester ekyambe sizon ewedde, wabula omutindo gwe gwabadde mulungi. Yateebye ggoolo 10 ne asisiti 9 mu mipiira 30 gye yazannye mu Premier. Hojbjerg y’omu ku bawuwuttanyi
Emile Hojbjerg, Rodrigo Bentencur ne James Maddison Spurs gwe yakansizza okuva mu Leicester ku bukadde bwa pawundi 40 emikisa mingi baakutandika mu makkati gaayo.

Maddison yandiba nga yalemereddwa okutaasa Leicester ekyambe sizon ewedde, wabula omutindo gwe gwabadde mulungi.
Yateebye ggoolo 10 ne asisiti 9 mu mipiira 30 gye yazannye mu Premier.
Hojbjerg y’omu ku bawuwuttanyi abasing obulungi mu Premier naddala mu kuyambako ekisenge kye obutamalagateebwa.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *