Latest Posts

  • Mainoo bamuwadde endagaano ensava.

    Mainoo bamuwadde endagaano ensava.0

    MUSAAYIMUTO wa ManU, Kobbie Mainoo agudde mu bintu oluvannyuma lwa bakama be okusalawo bamwongeze omusaala. Kiddiridde omutindo omuzannyi ono gw’ayolesa ensangi zino oguviiriddeko n’okutuusa abamu ku bazannyi basiniya. Ensonda mu ManU zaategeezezza nti omuzannyi ono omusaala gwe gwakutuuka ku mitwalo gya pawundi 2 oba okweyongerako buli wiiki singa anaayongera okulaga omutindo. Omuzannyi ono yayolesezza omutindo

    READ MORE
  • Bruce agugumbudde Rashford.

    Bruce agugumbudde Rashford.0

    EYALIKO omuzannyi wa ManU era omutendesi wa mu ttiimu za Premier ez’enjawulo, Steve Bruce agugumbudde Marcus Rashford olw’omutindo gw’ayolesa ku kisaawe ensangi zino. ManU yakubiddwa Newcastle ggoolo 1-0 ku Lwomukaaga kyokka Bruce agamba nti omu ku bazannyi abakubya ttiimu eno ye Rashford wadde ng’ate y’omu ku basing okusasulwa omusaala. “Alina okwekuba mu kifuba ku mutindo

    READ MORE
  • FIFA eragidde El Merriekh esasule ebbanja lya Express FC.

    FIFA eragidde El Merriekh esasule ebbanja lya Express FC.0

    Ekibiina ekiddukanya omupiira munsi yonna ekya FIFA kiragidde club ya El Merriekh egucangira mu liigi ya babinywera e Sudan, okusasula club ya Express mukwano gwabangi ensimbi ezasigalayo ku muzannyi gwe yabaguza Erik Kambale. Mu mwezi gwa August 2022, club ya Express yaguza club ya El Merriekh omuzannyi Erik Kambale ensimbi za doola 45000,  bwebakadde 160

    READ MORE

Featured Posts

Lifestyle

READ MORE

Sports

READ MORE

Latest From Health

MORE FROM HEALTH