Latest Posts

  • Maya enaabye ggoolo mu za Easter Cup.

    Maya enaabye ggoolo mu za Easter Cup.0

    Abasambi ba Maya FC  bavudde mu kisaawe ng’ennyindo y’enkata oluvannyuma lwa Lufula FC okubatimpula ggoolo 4-1. Omupiira guno gwe gwagguddewo empaka za Ggala Easter Cup ku kisaawe kya Maya Play Ground. Ambrose Omara owa Lufula, ye yasinze okukwata abawagizi omubabiro bwe yateebye ggoolo 3. Empaka zino zeetabiddwaamu ttiimu 19 okuli; Kyengera Estate FC , Lufula

    READ MORE
  • Ayagala kumalawo butabanguko.

    Ayagala kumalawo butabanguko.0

    Omulabirizi w’e Mukono , Bp. Enos Kitto Kagodo atongozza emisinde gya ‘All Schools Run’ mw’anaayita okusomesa n’okumalawo obutabanguko mu maka. Emisinde gino gyakudukibwanga buli mwaka era ng’ayogerako eri abeetabye mu misinde gino, Bp. Kagodo yagambye nti ayagala gisindike obubaka obuvumirira n’okulwanyisa ebikolwa eby’okutulugunya abaana nga biva mu butabanguko mu maka. Gyetabiddwaamu amasomero ku mitendera egy’enjawulo

    READ MORE
  • Luton erinze Man City

    Luton erinze Man City0

    Rob Edwards, atendeka Luton asabye batabani be okukkakkanya Man City gye bakyaza leero mu FA Cup. Luton ezze etuuyanya abanene mu mpaka ez’enjawulo. Mu mipiira 9 gye basembye okusisinkana, Man City ewangudde 5 n’amaliri 4.

    READ MORE
  • Alabudde aba Newcastle

    Alabudde aba Newcastle0

    Omutendesi wa Newcastle, Eddie Howe ajjukizza abazannyi be nti omupiira tebazannyira ye wabula nabo gubayamba okwetunda n’okunyweza ebiseera byabwe ku ttiimu. Okwogera bino , yabadde yeetegekera nsiike yaabwe ne Blackburn gye bagenda okuttunka nayo leero ku luzannya lwa ttiimu 16 mu FA Cup. Howe, eyasooka okuwolereza abazannyi be olw’omutindo oguddiridde obusungu yasoose kubufuna ku mupiira

    READ MORE

Posts Carousel

Latest From Health

MORE FROM HEALTH

Top Posts

Lifestyle

READ MORE

Sports

READ MORE