Jinja North FC eyongedde okwenyweza.

Jinja North FC eyongedde okwenyweza.

Omutendesi wa Jinja North FC ,Abdul Samadu Musafiiri ategeezezza nga bw’akyagenda mu maaso okugezesa abazannyi be abapya basobole okufuna sitamina ya Big League.Baakuzannya omupiira gw’omukwano ne Province ya Tooro ku lwokutaano ku kisaawe e Bugembe okulaba we bayimiridde. Musafiiri yategeezeza nti kuluno essira ng’enda kwongera kulissa ku kugezesa bazannyi bange abapya be nsuubira okukozesa mu

Omutendesi wa Jinja North FC ,Abdul Samadu Musafiiri ategeezezza nga bw’akyagenda mu maaso okugezesa abazannyi be abapya basobole okufuna sitamina ya Big League.Baakuzannya omupiira gw’omukwano ne Province ya Tooro ku lwokutaano ku kisaawe e Bugembe okulaba we bayimiridde.

Musafiiri yategeezeza nti kuluno essira ng’enda kwongera kulissa ku kugezesa bazannyi bange abapya be nsuubira okukozesa mu Big League.Kino kijja kunnyamba okufuna sisitiimu ebagyamu nga liigi etandise .

Ggoolokipa Eric Dhaira y’omu ku bazannyi ab’amannya abaaleekeddwa bayambe ttiimu okumalira mu bifo ebinaagiyamba okwesogga liigi ya babinywera sizoni ejja.

Tooro Provice nayo eri mu kwetegekera gwa ‘quarter’ mu FUFA Drum gwe bazannya ne Teso eyagyamu Busoga.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *