Omuwuwuutanyi joakim ojera yegasse ku rayon sports eya Rwanda nga ava ku ura fc gyazanyidde emyaka ejisoba mu ena. Okuva ku mulembe gw’omutendesi sam ssimbwa nga ali ku ura fc, ojera yafuuka omusambi omulungi era owamanyi ekimuleetedde okulwa ku kirabbu eyo wabula jjo lyabalamu, weyali omu ku basambi abagaana okusalwako omusala, enjawukanaaye ne ura fc
Omuwuwuutanyi joakim ojera yegasse ku rayon sports eya Rwanda nga ava ku ura fc gyazanyidde emyaka ejisoba mu ena.
Okuva ku mulembe gw’omutendesi sam ssimbwa nga ali ku ura fc, ojera yafuuka omusambi omulungi era owamanyi ekimuleetedde okulwa ku kirabbu eyo wabula jjo lyabalamu, weyali omu ku basambi abagaana okusalwako omusala, enjawukanaaye ne ura fc netandika era nga gyebigweredde nga agende mu rayon sports eya Rwanda.

Sizoni eno abadde musaale nnyo mu kukwatirira ku ttiimu ye eya lango mu mpaka za fufa drum ppaka webaatuuka ku kamalirizo.
Rayon sport yemu ku ttiimu ezisinga amanyi mu ggwanga lya Rwanda era nga okuvuganya ekufuna ku as Kigali nga nakati Kigali yekulembedde ekibinja kya babinywera.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *