Joseph Janjali  yegasse ku Espoir FC.

Joseph Janjali  yegasse ku Espoir FC.

Omuzannyi w’omupiira munnauganda Joseph Janjali, mu butongole yegasse ku club ya Espoir FC egucangira mu kibinja eky’okuntiko mu Rwanda. Joseph Janjali abadde talina club mu kiseera kino oluvanyuma lw’obutazza bugya ndagaano ye ne club ya Bright Stars eya Uganda Premier League kunkomerero ya season ewedde. Mu club ya Espoir gy’agenze, atadde omukono kundagano ya mwaka

Omuzannyi w’omupiira munnauganda Joseph Janjali, mu butongole yegasse ku club ya Espoir FC egucangira mu kibinja eky’okuntiko mu Rwanda.

Joseph Janjali abadde talina club mu kiseera kino oluvanyuma lw’obutazza bugya ndagaano ye ne club ya Bright Stars eya Uganda Premier League kunkomerero ya season ewedde.

Mu club ya Espoir gy’agenze, atadde omukono kundagano ya mwaka gumu ng’abazannyira omupiira.

Janajali  afuuse munnayunda ow’okubiri okugenda mu liigi ye Rwanda mu katale kano aka January, nga Shafiq Bakaki, yeyasoose okugenda mu club ya Musanze era eya Rwanda nga ava mu club ya Gaddafi eya Uganda Premier League.

Joseph Janjali era azanyiddeko club endala okuli Vipers ne UPDF kyokka erinnya yasinga kulikolera mu mpaka za masaza ga Buganda, era ajjukirwa nnyo okuwangulira Gomba ekikopo mu 2017 ate era n’azannyirako n’essaza Buddu.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *