Kabaswega awangudde eza Golf Kiryowa n’amusuubiza

Kabaswega awangudde eza Golf Kiryowa n’amusuubiza

Eyasinze okusuula akapiira okumpi n’akannya: Jackie Kamunyu. Peace Kabasweka omuzannyi wa golf okuva mu kirabu ya Tooro alaze eryanyi bw’amezza banne 22 ababadde bavuganya mu kibinja nka babinywera n’awangula empaka za Entebbe Golf Ladies Open. Golf yanyumidde abakyala. Peace Kabasweka 150 GrossIddy Madina (TZ) 153Margaret Njoki (Ken) 154Eyasinze okuweereza enyanda: Gloria Mbaguta. Eyasinze okusuula akapiira

Eyasinze okusuula akapiira okumpi n’akannya: Jackie Kamunyu.

Peace Kabasweka omuzannyi wa golf okuva mu kirabu ya Tooro alaze eryanyi bw’amezza banne 22 ababadde bavuganya mu kibinja nka babinywera n’awangula empaka za Entebbe Golf Ladies Open.

Golf yanyumidde abakyala.

Peace Kabasweka 150 Gross
Iddy Madina (TZ) 153
Margaret Njoki (Ken) 154
Eyasinze okuweereza enyanda: Gloria Mbaguta.

Eyasinze okusuula akapiira okumpi n’akannya: Jackie Kamunyu.

Peace Kabasweka omuzannyi wa golf okuva mu kirabu ya Tooro alaze eryanyi bw’amezza banne 22 ababadde bavuganya mu kibinja nka babinywera n’awangula empaka za Entebbe Golf Ladies Open.

Empaka yaziwangudde okuvannyuma lw’okukuba akapiira emitundi 150 okukasuula mu kannya era nga ye yasinze okukakuba emirundi emitono mu nnamu ebbiri abazannyi ze bavuganyizzamu.

Zino aziwangudde omulundi ogusoose n’agamba nti yaakazeetabamu emirundi esatu nga tawangula.

userad
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *