Nga sizoni ya liigi ey’okuntikko y’ensero eya {National Basketball League NBL} eggyiddwaako akawuuwo, ttiimu ya Kcca ey’abakyala eya KCCA Leopards ekansizza omutendesi omuzungu. Omumerika Fitzgerald Miller ye yasikidde Ali Mavita, omutendesi omukyala yekka abadde mu liigi eno. Miller asuubirwa okuyala yekka abadde mu liigi eno. Miller asuubirwa okuyamba KCCA kuba atendesseko mu mawanga ageetoolodde Uganda
Nga sizoni ya liigi ey’okuntikko y’ensero eya {National Basketball League NBL} eggyiddwaako akawuuwo, ttiimu ya Kcca ey’abakyala eya KCCA Leopards ekansizza omutendesi omuzungu.
Omumerika Fitzgerald Miller ye yasikidde Ali Mavita, omutendesi omukyala yekka abadde mu liigi eno. Miller asuubirwa okuyala yekka abadde mu liigi eno.

Miller asuubirwa okuyamba KCCA kuba atendesseko mu mawanga ageetoolodde Uganda okuli; Kenya ne Tenzania.
Miller yategeezezza nti musanyufu okutendekako mu Uganda era yeesunga okuyamba Kenya Port Authority {KPA},Mombasa Baptist SS, Shimo Tewa, Kiembeni Heat ne Kisiwa Star nga zonna za Kenya. Onoteyakomyoko ey’e Tanzania.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *