Kitara fc efunye kampuni ya kinyara sugar limited nga abavvujjirizi abapya.

Kitara fc efunye kampuni ya kinyara sugar limited nga abavvujjirizi abapya.

Kitara fc esambira mu fufa big league efunye abavvujjirizi abapya abakola sukaali aba kinyara sugarlimited nga bano bakujjisaamu obukadde ataano (50,000,000) eza Uganda era nga bano bategeezeza ntikitara fc ekoze kinene okukulakulanya ebitundu mwebeera.Akulira kirabbu ya kitara fc kasozi deo yeebaziza nnyo aba kampuni enkozi ya sukkaali eya kinyara olwokubeegattako batambulire wamu era nategeeza nti

Kitara fc esambira mu fufa big league efunye abavvujjirizi abapya abakola sukaali aba kinyara sugar
limited nga bano bakujjisaamu obukadde ataano (50,000,000) eza Uganda era nga bano bategeezeza nti
kitara fc ekoze kinene okukulakulanya ebitundu mwebeera.
Akulira kirabbu ya kitara fc kasozi deo yeebaziza nnyo aba kampuni enkozi ya sukkaali eya kinyara olwo
kubeegattako batambulire wamu era nategeeza nti bakuyambako okutumbula ebintu kinyara sugar
limited byekola.
Ye caroline amongin, akulira eby’empuliziganya mu kampuni ya kinyara sugar limited, naye yategeezeza

nga webaagala ennyo okutumbula eby’emizannyo ne bintundu ebya bunyoro, era nga basazeewo
okukolagana ne kitara fc olwebyafaayo ebirungi ebyekuusa ku bwakabaka bwe bunyoro.
Kitara fc eri mu kyakubiri ku kimeza kya fufa big league n’obubonero 32 wansi wa nec fc, era nga
bakuddako kuzannya booma fc ku lwokutaano nga 17 ogw’okubiri ate nga bakyaliko ne ku mpaka za

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *