MU sizoni ya 2021/22,Liverpool yasuula obubonero 21 mu premier. Sizoni eno nga baakazannyako emipiira 17,yaakasuula 23. Ku Mmanda,baakubiddwa omupiira ogwokutaano ogwalese omutendesi Jurgen klopp ng’ayomba olw’omutindo gwe ddiifiri. Brentford yabawangudde [3-1] wabula Klopp yagambye nti,wadde tetuzannye bulungi,ddiifiri naye atukubizza kuba obwedda aba Brentford bazannyisa ettima naye ng’awewa buwewi. Bututeebye ggoolo eyookusatu nga basoose kuzannyisa ttiima
MU sizoni ya 2021/22,Liverpool yasuula obubonero 21 mu premier.
Sizoni eno nga baakazannyako emipiira 17,yaakasuula 23.

Ku Mmanda,baakubiddwa omupiira ogwokutaano ogwalese omutendesi Jurgen klopp ng’ayomba olw’omutindo gwe ddiifiri.
Brentford yabawangudde [3-1] wabula Klopp yagambye nti,wadde tetuzannye bulungi,ddiifiri naye atukubizza kuba obwedda aba Brentford bazannyisa ettima naye ng’awewa buwewi.

Bututeebye ggoolo eyookusatu nga basoose kuzannyisa ttiima ku kunate kyokka ddiifiri n’atafaayo.
Liverpool eri mu kyamukaaga n’obubonero 28 ng’erwana kuyingira ‘Top 4’.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *