Klopp teyamatidde mutindo gwa bassita be.

Klopp teyamatidde mutindo gwa bassita be.

Wadde nga baawangudde Wolves [3-1] ku Lwomukaaga, omutendesi wa Liver pool, Jurgen Klopp teyamatidde mutindo gwa bassita be gw’agamba nti kata gubaviireko okusuula obubonero busatu. Liverpool yavudde mabega okuwangula omupiira guno, Klopp ky’agamba nti kyavudde ku kusoonooka kwa bassita akuli Alexis Mac Allister n’abalala. Mu kitundu ekyokubiri yaggyeeyo omuzannyi oyo, omupiira ne gusumulukuks. Klopp yatenderezza

Wadde nga baawangudde Wolves [3-1] ku Lwomukaaga, omutendesi wa Liver pool, Jurgen Klopp teyamatidde mutindo gwa bassita be gw’agamba nti kata gubaviireko okusuula obubonero busatu.

Liverpool yavudde mabega okuwangula omupiira guno, Klopp ky’agamba nti kyavudde ku kusoonooka kwa bassita akuli Alexis Mac Allister n’abalala.

Mu kitundu ekyokubiri yaggyeeyo omuzannyi oyo, omupiira ne gusumulukuks.

Klopp yatenderezza Luis Dianz gwe yaleese mu kitundu ekyokubiri n’ayongera amaanyi mu nnumba.

Liverpool y’emu ku ttiimu ennya ezitannakubwamu.

Bakyalira LASK mu Europa ku Lwokuna ate ku Ssande bakyaze West Ham.

Bali ku bubonera 13 mu mipiira etaano.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *