Kobugabe ne Mbabazi babalidde empanga mu mpaka za All africa games 2023.

Kobugabe ne Mbabazi babalidde empanga mu mpaka za All africa games 2023.

Abazannyi ba Badminton, Husinah Kobugabe ne Gladys Mbabazi, bawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka za All Africa Games eziyindira mu Ghana. Omudaali guno baguwangudde mu muteeko ogwa Women Doubles, era okutuuka ku buwanguzi bakubye bannansi ba Algeria obugoba 2-0. Round esoose Uganda egiwangudde n’obubonero 23-21 ate round ey’okubiri era Uganda egiwangudde n’obubonero 21-14. Abazannyi

Abazannyi ba Badminton, Husinah Kobugabe ne Gladys Mbabazi, bawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka za All Africa Games eziyindira mu Ghana.

Omudaali guno baguwangudde mu muteeko ogwa Women Doubles, era okutuuka ku buwanguzi bakubye bannansi ba Algeria obugoba 2-0.

Round esoose Uganda egiwangudde n’obubonero 23-21 ate round ey’okubiri era Uganda egiwangudde n’obubonero 21-14.

Abazannyi Husinah Kobugabe ne Gladys Mbabazi bawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu ogusookedde ddala mu muzannyo gwa Badminton mu mpaka za All Africa Games.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *