Kukundakwe awangudde feeza mu gya World Islamic Solidarity Games.

Kukundakwe awangudde feeza mu gya World Islamic Solidarity Games.

Omuwuzi aliko obulemu Husnah Kukundakwe awangulidde Uganda omudaali ogusoose mu mizannyo egigata amawanga g’abasiraamu egya World Islamic Solidarity Games egiyindira mu kibuga Konya ekya Turkey. Kukundakwe, yamalidde mu kyakubiri mu mutendera gwa mmita 400 free style okuwangula feeza. Sevval Beren Mutlu enzalalwa ya Turkey ye yawangudde mu mutendera guno. Emizannyo Uganda gy’evuganyamu kuliko ;Emisinde, Obugaali,

Omuwuzi aliko obulemu Husnah Kukundakwe awangulidde Uganda omudaali ogusoose mu mizannyo egigata amawanga g’abasiraamu egya World Islamic Solidarity Games egiyindira mu kibuga Konya ekya Turkey.

Kukundakwe, yamalidde mu kyakubiri mu mutendera gwa mmita 400 free style okuwangula feeza. Sevval Beren Mutlu enzalalwa ya Turkey ye yawangudde mu mutendera guno. Emizannyo Uganda gy’evuganyamu kuliko ;Emisinde, Obugaali, Abakubi b’obusaale, Taekwondo,Okusitula obuzito,Ekigwo,Judo,Ttena w’okummeeza ne Basket ball ow’abasatu mukisaawe

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *