Mu mizaannyo egigata amawanga g’abasiramu egya World Islamic Solidarity Games, Uganda ekyerisa nkuuli nga kati yaakawangula emidaali etaano nga ku gino 2 gya zaabu,2 gya feeza ate ogumu gwakikomo. Kukundakwe ,zaabu yamuwangudde mu mutendera gwa mmita 100 breaststroke ne mmita 200 medley.Kati alina emidaali 4 nga 2 gya zaabu ate emirala feeza. Husnah Kukundakwe nga
Mu mizaannyo egigata amawanga g’abasiramu egya World Islamic Solidarity Games, Uganda ekyerisa nkuuli nga kati yaakawangula emidaali etaano nga ku gino 2 gya zaabu,2 gya feeza ate ogumu gwakikomo.
Kukundakwe ,zaabu yamuwangudde mu mutendera gwa mmita 100 breaststroke ne mmita 200 medley.Kati alina emidaali 4 nga 2 gya zaabu ate emirala feeza.
Husnah Kukundakwe nga ye muwuzi eyasoose okuwangulira Uganda omudaali mu mpaka zino ayongedde okulaga amaanyi bw’awangudde omudaali gya zaabu ogw’okubiri.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *