LWAKI OMUSAMBI DAN BURN ALINA ENGALO MWENDA?

LWAKI OMUSAMBI DAN BURN ALINA ENGALO MWENDA?

Dan Burn 29, musambi wa Newcastle nga yajjegaseeko nga ava mu Brighton ku bukadde 13 obwa Pawundi sizoni eno. Ono asamba ,mabega era nga musajja muwanvu yensonga lwaki bangi bamuteekako amaaso. Abawagizi ba Newcastle banguye okumwagala kubanga ayambyeko nnyo mu kuteereza emabega era nga Newcastle tekyateebwa magoolo mangi. Naye ekyewunyisa, Dan Burn alina engalo mwenda

Dan Burn 29, musambi wa Newcastle nga yajjegaseeko nga ava mu Brighton ku bukadde 13 obwa Pawundi sizoni eno. Ono asamba ,mabega era nga musajja muwanvu yensonga lwaki bangi bamuteekako amaaso. Abawagizi ba Newcastle banguye okumwagala kubanga ayambyeko nnyo mu kuteereza emabega era nga Newcastle tekyateebwa magoolo mangi. Naye ekyewunyisa, Dan Burn alina engalo mwenda zokka era nga taweza kkumi.

Yafuna akabenje.

Ku myaka 13 gyokka, Dan Burn yali ayambadde empeta ku lugalo lwe oluddirira naswi, nga alinye ekikomera, ekyuma nekiwagika mu lugalo lwe nga empeta ekikute era nga tekiyinza kuvaamu ate nga obulumi bungi. Ekyaddirira kusalako lugalo lwe era nga ye nsonga lwaki kati alina engalo mwenda zokka. Olugalo luno lwasigala lwa kitundu nnyo nga lutemeddwako.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *