Manchester United egobezza kiraabu z’e Turkey ssente ze zibadde zaagala okukansaamu omuteebi ManU lwe yakuba West Ham {1-0}, Greenwood taddangamu kuzannya ng’entabwe omuwala egyamuggyibwako. Kyokka ManU ekyamugaanyi okudda ku ttiimu. Wadde nga Bungereza yatandise bulungi kampeyini y’okukiika mu EURO y’omwaka ogujja, ffamire z’abazannyi; Aaron Wan-Bissaka ne Axel Tuanzebe bawandikidde omutendesi wa DR Congo, Sebastien Desabre
Manchester United egobezza kiraabu z’e Turkey ssente ze zibadde zaagala okukansaamu omuteebi ManU lwe yakuba West Ham {1-0}, Greenwood taddangamu kuzannya ng’entabwe omuwala egyamuggyibwako.
Kyokka ManU ekyamugaanyi okudda ku ttiimu.

Wadde nga Bungereza yatandise bulungi kampeyini y’okukiika mu EURO y’omwaka ogujja, ffamire z’abazannyi; Aaron Wan-Bissaka ne Axel Tuanzebe bawandikidde omutendesi wa DR Congo, Sebastien Desabre n’ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga eryo nga babasaba bayite abaana baabwe babawnye okuboolebwa.
Bissaka ne Tuanzebe wadde bali Bungereza nga baazannyirako ne ttiimu ento bakyalemeddwa okuyitibwa ku ttiimu enkulu.
Basibuka Congo.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *